TOP

Obusajja bunsobedde

By Musasi Wa

Added 28th August 2012

SSENGA, obusajja bwange butono nnyo

2012 8largeimg228 aug 2012 113150533 703x422

SSENGA, obusajja bwange butono nnyo ate bwe nneemazisa mmala eddakiika ntono nga nnatuuse dda ku ntikko. Ssenga nnina kizibu ki?

OBUSAJJA okubeera obutono si kizibu kya maanyi nnyo naddala bw’oba omanyi obukodyo bw’okubukozesaamu. Abasajja abalina ekizibu kino basinga kukaluubirirwa nga bagenda okwegatta ne bakyala baabwe nga balowooza nti tebasobola kubamatiza, ekintu ekitali kituufu.

Bw’oba omanyi okwecangira obulungi mu kisaawe ng’osamba omupiira kitegeeza osobola bulungi okumatiza mukyala wo. Kale mwana wange kino tekisaanye kukumalako mirembe.
 

Obusajja bunsobedde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embuutu1 220x290

Ekivvulu ky’Embuutu y’Embuutikizi...

Buli ayingira mu Mbuutu y’Embuutikizi ajja kuvaayo n’ebirabo.

Kapyata1 220x290

Baminisita b’e Mmengo babayiyeemu...

BAMINISITA ba Kabaka baayiriddwaamu emmotoka ensajja okubanguyiza emirimu gy'Obwakabaka. Kyategeezeddwa nti emmotoka...

Hoima 220x290

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose...

POLIISI yakubye amasasi ne ttiyaggaasi okugumbulula abawagizi ba Asinansi Nyakato avuganya mu kalulu ku kifo ky’omubaka...

Lukwago1 220x290

KCCA egobye abakulira akatale k’e...

OLUKIIKO olufuga ekibuga Kampala lwongedde okuluma. Lugobye ssentebe w’akatale k’e Wandegeya Jonathan Gitta ne...

Mbuga1 220x290

Abavunaana SK Mbuga babawadde nsalessale...

Ayolekedde okuyimbulwa ssinga babulwa abajulizi