TOP

Lwaki nvaamu amazzi agawunya?

By Musasi Wa

Added 16th July 2013

Ssenga mmaze ekiseera nga nnina obuzibu bw’amazzi g’ekyama okuwunya. Ng’enze mu malwaaliro naye bagamba nti sirina buzibu.

2013 7largeimg216 jul 2013 121641087 703x422






Ssenga mmaze ekiseera nga nnina obuzibu bw’amazzi g’ekyama okuwunya. Ng’enze mu malwaaliro naye bagamba nti sirina buzibu.

Naye kati gakyuse ne langi kati ga kitaka. Ssenga ate n’olubuto lunnuma nnyo. Nkoze ntya okuwona ekivundu?.

Newankubadde ogambye nti ogenze mu malwaliro mangi naye sirowooza nti ofuna obuyambi. Ekisookera ddala bakulimba.

Amazzi g’ekyama bwe gawunya omanya nti olina obulwadde era ng’okusinga bulwadde bwa kikaba. Ekirala kirabika obulwadde bukuze kubanga we gafuukidde aga kitaka kitegeeza nti mulimu n’omusaayi.

Embeera eno ekulaga nti olina amabwa mu bitundu by’ekyama oba ebitundu ebizaala. Genda mu ddwaaliro eddene nga Mulago ku nnamba 5.

Togeza n’okozesa obulwaliro kuba obulwadde bw’olina bwetaaga ddwaaliro ddene awali abasawo abakugu.

 

Lwaki nvaamu amazzi agawunya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kim1 220x290

Minisita Muyingo akubirizza amatendekero...

Minisita Muyingo akubirizza amatendekero okussa essira ku masomo agalina akatale

Det22 220x290

Ssemaka ow'emyaka 56 atudde senior...

Ssemaka ow'emyaka 56 atudde senior 6 ne mutabani ne basibagana mu bubonero.

Nom1 220x290

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka...

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka ku mukolo gw'okutuuza omulabirizi

Grave1 220x290

Abaffamire ya Nkoyooyo batabuse...

ABA FFAMIRE y’eyali Ssaabalabi­rizi w’ekkanisa ya Uganda, omu­genzi Bp. Livingstone MpalanyiNkoyoyo baguddemu ekikang­abwa...

Sit24 220x290

Abawala babuutikidde abalenzi mu...

Abawala babuutikidde abalenzi mu bya senior 6