TOP

Nkoze ntya okugejja?

By Musasi Wa

Added 26th November 2013

NDI muvuvuka wa myaka 20 okuva e Mbale era siri mufumbo. Nkyasoma naye nnina obuzibu. Obusajja bwange butono nnyo. Kiki kye mba nkozesa okulabika nti bugejja? Kuba ntandise okwetya!

2013 11largeimg226 nov 2013 130338643 703x422



NDI muvuvuka wa myaka 20 okuva e Mbale era siri mufumbo. Nkyasoma naye nnina obuzibu. Obusajja bwange butono nnyo. Kiki kye mba nkozesa okulabika nti bugejja? Kuba ntandise okwetya! 

Abavubuka bangi balina endowooza ng’eyiyo nti obusajja bwabwe butono. Naye simanyi yabagamba nti sayizi y’omusajja erina bw’eteekeddwa okubeera.

Wabula, oba akantu ko katono oba kanene, ekikulu y’engeri gy’osobola okukakozesa nga weegatta oba okuteeka amagi mu bukyala. Mwana wange sayizi y’obusajja y’eyo Mukama gye yakuwa. Naye bw’obeera emitala w’amayanja ng’olina ssente zo, oli waddembe okukyusa sayizi.

N’ekirala mwana wange sayizi yo ogipima ng’ofunye obwagazi oba? Abasajja bangi balaba sayizi yaabwe nga tebannasituka ne balowooza nti batono.

Naye ebyo ng’obitadde ku bbali, sayizi si kikulu wabula engeri  gy’ogikozesaamu.

Nkoze ntya okugejja?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.