TOP

Amaddu gansusseeko

By Musasi Wa

Added 25th March 2014

Bw’obeera omuvubuka, amaddu tegeewalika. Bw’ogenda okula n’amaddu gakendeera ate bw’oba ng’ogafuna ku muntu gw’oyagala, tewali kikyamu kubanga amaddu galaga omukwano omungi gw’olina eri munno.

2014 3largeimg225 mar 2014 114620830 703x422



Lwaki nnina amaddu mangi? Nkole ntya okukkakkana?.
 
Bw’obeera omuvubuka, amaddu tegeewalika. Bw’ogenda okula n’amaddu gakendeera ate bw’oba ng’ogafuna ku muntu gw’oyagala, tewali kikyamu kubanga amaddu galaga omukwano omungi gw’olina eri munno.

Amaddu osobola okugafuga bwe weeteekamu ekirowoozo nti munno wuwo wekka teriiyo mulala amukutwalako. Naye ng’amaddu olumu mazibu okufuga.

Mpozzi gy’okoma okubeera nago, ate bw’oba omusajja, n’okwanguwa okumalamu akagoba sso nga kino abakazi tebakyagala. Anti omalamu mangu nga ye tannabaako w’atuuse.
 

Amaddu gansusseeko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.