TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Kiba kibi omufumbo okuganza omulala?

Kiba kibi omufumbo okuganza omulala?

By Musasi Wa

Added 17th February 2015

Ssenga singa nfuna omuwala ow’ebbali nga twesanyusamu bwesanyusa nga owe wange abeera ku mulimu akomawo omulundi gumu buli wiiki kiba kibi?

2015 2largeimg217 feb 2015 152307060 703x422

Ssenga singa nfuna omuwala ow’ebbali nga twesanyusamu bwesanyusa nga owe wange abeera ku mulimu akomawo omulundi gumu buli wiiki kiba kibi?

Oba oli mufumbo si kya magezi kwenda. Obwenzi buleeta obuzibu mu maka era si kirungi. Mu mbeera gy’olimu olina okubeera n’obugumiikiriza kubanga bw’owasa olina okugumira embeera eno.

Ate obwagazi buli muntu asobola obufuga kubanga tulina obwongo.  Singa toteeka birowoozo bya kwegatta mu bwongo tofuna bwagazi.

N’ekirala oba omulaba omulundi gumu mu wiiki, tosobola kwewaliriza mulaba mirundi ebiri mu wiiki. Asoma, akola oba abeera mu bazadde? Okuggyako nga tekyebereka naye mwandibadde wamu okwewala ebizibu n’okukemebwa.

Kiba kibi omufumbo okuganza omulala?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza