TOP

Njagala kuzaala mwana muwala

By Musasi Wa

Added 3rd June 2015

Tulina abaana basatu bonna balenzi omwami wange agamba tulina okukoma okuzaala ewaabwe tebazaala bawala. Nze njagala okuzaala omwana omuwala. Ssenga oba ayagala kuzaala bweru.

2015 6largeimg203 jun 2015 101516797 703x422

 Tulina abaana basatu bonna balenzi omwami wange agamba tulina okukoma okuzaala ewaabwe tebazaala bawala. Nze njagala okuzaala omwana omuwala. Ssenga oba ayagala kuzaala bweru.

Mwana wange ndowooza nti omusajja ono embeera agiraba bulungi era alengera ebiri mu maaso. Ennaku zino omuzadde ayagala abaana abangi mu butuufu talengera bya mu maaso.

Embeera yeeyongera kubeera mbi ate siroowoza nti eng’enda kukyuka kubanga n’amawanga amalala balina embeera ng’eyaffe ate ng’abasinga embeera mbi nnyo tosobola kulowooza na kuzaala.

Mu butuufu okugamba nti bazaala balenzi era weetegereze baganda be n’abaana be balina. Amaggi g’ekisajja ge gasalawo omwana antondebwa oba mulenzi oba muwala.

Abasajja abamu balina maggi ga kirenzi okusinga ag’ekiwala era bano basinga kuzaala abalenzi. Kale mwana wange tolowooza bwenzi wabula tandika okulengera gye mulaga.

Njagala kuzaala mwana muwala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hab2 220x290

Omuwendo gw'abatalina kabuyonjo...

Omuwendo gw'abatalina kabuyonjo gwelarikirizza abakulembeze mu Lwengo

Kib2 220x290

Akulira ensonga z'amaka e Matugga...

Akulira ensonga z'amaka e Matugga yennyamidde olw'obutabanguko mu maka

Kas1 220x290

Omutaka Kasirye Kyaddondo alabudde...

Omutaka Kasirye Kyaddondo alabudde abalwanira obukulembeze mu bika

Ko1 220x290

Leero kkooti lw'esalawo oba abali...

Leero kkooti lw'esalawo oba abali ku gw'okutta Suzan Magara basindikibwa mu kkooti enkulu

Lev1 220x290

Omuyimbi Abel Chungu Musuka mutaka...

Omuyimbi Abel Chungu Musuka okuva e Zambia ali mu ggwanga.