TOP

Eyakubiddwa akwasizza kitaawe

Added 25th August 2012

OMWANA akwasizza kitaawe eyamukubya n’amugongobaza n’okumutuusako ebisago ebyamanyi.

 Bya ALI KIZZA


Katongole ng’azimbye omubiri gwonna.

OMWANA akwasizza kitaawe eyamukubya n’amugongobaza n’okumutuusako ebisago ebyamanyi.

Edrine Katongole 9 yasangiddwa ku poliisi y’e Nateete nga takyasobola kutambula olw’obuvune obwamutuusiddwako kitaawe Abeeri Byekwaso eyakwatiddwa n’aggalirwa.

Katongole alumiriza kitaawe okumukuba nga yeeyambisa waaya buli lw’asobya era okutuuka ku poliisi waliwo abazirakisa abaamusitudde nga kitaawe amaze okumukuba n’amuleka mu nnyumba nga takyasobola kutambula.

Akola ku nsonga z’amaka ku poliisi y’e Nateete, Jeniffer Ndegemo yategeezezza nti Byekwaso yagguddwaako omusango gw’okutulugunya omwana ku fayiro nnamba SD:29/21/08/12.

Eyakubiddwa akwasizza kitaawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...