TOP

Abaalondeddwa bali ku poliisi e Wandegeya

By Musasi Wa

Added 25th August 2012

ABAANA abalenzi babiri babuliddwaako bakadde baabwe oluvannyuma lw’okulondebwa ne batwalibwa ku poliisi y’e Wandegeya.

Bya PROSSIE KALULE


Lubega ne Matovu abaalondeddwa.

ABAANA abalenzi babiri babuliddwaako bakadde baabwe oluvannyuma lw’okulondebwa ne batwalibwa ku poliisi y’e Wandegeya.

Abaana bano okuli Umar Lubega (10) ne Matovu Muwonge baaleeteddwa ku poliisi oluvannyuma lw’okusangibwa ku bitaala nga babuliddwa eribazza ewaabwe.

Lubega agamba nti yali abeera ku kyalo Nakatovu ng’asoma P4 so nga Muwonge takyajjukira waabwe.

Akola ku nsonga z’abaana n’amaka ku poliisi y’e Wandegeya, Muky. Stella Asiyo yategeezezza nti bakadde b’abaana bano banoonyezebwa bababakwase.

Abaalondeddwa bali ku poliisi e Wandegeya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.