TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyasambibwa ku lubuto ebigezo yabikoledde ku ndiri

Eyasambibwa ku lubuto ebigezo yabikoledde ku ndiri

By Musasi Wa

Added 11th November 2012

Omuyizi wa P 7 mu ssomero lya Mukono Town Muslim ebibuuzo yabikoledde ku ndiri oluvannyuma lwa munne okumusamba ku lubuto ekyenda ne kyesiba

2012 11largeimg211 nov 2012 130018070 703x422

Bya Henry Nsubuga


Omuyizi wa P 7 mu ssomero lya Mukono Town Muslim ebibuuzo yabikoledde ku ndiri oluvannyuma lwa munne okumusamba ku lubuto ekyenda ne kyesiba nga bali mu kisulo.

Daudi Banadda 12 yalongooseddwa ku Lwokuna ate ku Mmande n’agenda akola ebigezo eby’akamalirizo ng’akyali mu bulumi.

Kitaawe James Luswata yagambyenti ab’essomero baakoze ensobi bwe baakwese omwana eyasamba mutabani we songa ye ayagala bazadde be basasule ssente ze yakozesezza okujjanjaba omwana nga kino bwe kinaagaana ajja kuwawaabira essomero.

Banadda yategeezezza kuLwokubiri nga bagenda mu kigezo ky’Oluzungu kye baasembyeyo okukola nti ebibuuzo wadde yabikoledde mu bulumi nga tasobola kutuula naye asuubira okubiyita

Eyasambibwa ku lubuto ebigezo yabikoledde ku ndiri

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.