TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuwala agambibwa okuba muganzi wa Ak47 bamugobezza omwana

Omuwala agambibwa okuba muganzi wa Ak47 bamugobezza omwana

By Musasi Wa

Added 11th April 2015

OMUWALA avuddeyo n’alaga omwana w’omugenzi Emmanuel Mayanja (AK47) owookuna ataabalibwa mu lumbe ate nga tewali atakimanyi mu nnyumba ya Mzee Mayanja.

2015 4largeimg211 apr 2015 115438617 703x422

OMUWALA avuddeyo n’alaga omwana w’omugenzi Emmanuel Mayanja (AK47) owookuna ataabalibwa mu lumbe ate nga tewali atakimanyi mu nnyumba ya Mzee Mayanja.

Mariyan Abdul 23, agamba nti ye yandibadde mukyala mukulu kuba yali amaze ne Ak 47 emyaka mukaaga n’ekitundu wabula nga yalwawo okumuzaalira kuba baalabagana okuva ku ssomero nga bakyali mu siniya.
Era omwana we kati wa mwaka gumu n’emyezi mukaaga.

Agamba nti olwazaala omwana ono, Ak 47 n’amutuuma amannya ge Emmanuel Mayanja naye omukyala n’amwongerako erya Kyle.

Ayongerako nti waliwo abantu abatambuza eng’ambo nti omwana ono si wa Ak47 ekintu ekikyamu kuba omugenzi yali yeekubya ne tatu ku mukono okuli amannya g’abaana ababiri abaazaalibwa mu kiseera kye kimu okuli Kyle ne Xavier owa Nnaalongo.

Ak47 ng’asitudde Kyle ng’akyali muto.

Mariyan agamba omwana ono wadde Mzee Mayanja si ye yamutuuma amannya naye nga mukyala we ye yamunaaza
ekyogero ng’era ne mu biseera bye eby’eddembe yawummulirangako ewa jjajja we.

Wabula bwe twatuukiridde Mzee Mayanja ku nsonga eno yatutegeezezza abaana ba Ak47 bamanyi bebo aba bokka be yamulaga

 

omuwala agambibwa okuba nti yali muganzi wa Ak47 bamugobezza omwana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img0317webuse 220x290

Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde...

Okuluka obuwempe bw'oku mmeeza mwe nazuula omukisa gw'okukola ssente

Aktalewebuse 220x290

Ab'e Kamuli bakaaba lwa mbeera...

Embeera y'akatale ne ppaaka y'e Kamuli bitulemesezza okukola ssente

Isaakwebuse333 220x290

Ensonga lwaki tolina kufumbira...

Ekivaako abantu okufiira mu nnyumba mwe bafumbira

Aging1 220x290

Ebyange ne Grace Khan bya ddala...

ABABADDE balowooza nti Kojja Kitonsa n’omuyimbi Grace Khan bali ku bubadi muwulire bino.

Anyagatangadaabirizaemupikizabakasitomabewebuse 220x290

Okukanika kumponyezza okukemebwa...

Okukola obwamakanika kinnyambye okwebeezaawo n'okuwona okukemebwa abasajja olwa ssente