TOP

Omwana yazaalibwa talina w’afulumira

By Musasi Wa

Added 16th May 2015

OMWANA eyazaalibwa nga talina w’afulumira asabye abazirakisa bamusondere 1,800,000/- asobole okulongoosebwa.

2015 5largeimg216 may 2015 093454020 703x422

 Bya PATRICK TUMWESIGYE

OMWANA eyazaalibwa nga talina w’afulumira asabye abazirakisa bamusondere 1,800,000/- asobole okulongoosebwa. 

Sylvia Nakibirango ssenga w’omwana ono, Muwanguzi Kibirango, 8, abatuuze b’e Masajja.

Nakibirango yaleese omwana ono ku ofiisi za Bukedde ng’asaba abantu babadduukirire. 

Nakibirango yategeezezza nti Muwanguzi yazaalibwa nga talina wafulumira ne bamutwala e Mulago ne bafulumya ekyenda nga kati afulumira wansi w’embiriizi. Agamba nti yagenze mu ddwaaliro e Nsambya ne bamusaba 1,800,000/- okumulongoosa.

Asaba abazirakisa babadduukirire basobole okutaasa obulamu bw’omwana ono.

Abalina obuyambi basobola okubuteeka ku akawunta ya bbanka eya Finance Trust Bank ku akawunti nnamba 206212000952 ng’eri mu mannya ga David Bwanika oba okuweereza ssente ku ssimu; 0753007356 eri mu mannya ga Ben Kizito.

Omwana yazaalibwa talina w’afulumira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sab1 220x290

Ababadde batambuza ente eziteeberezebwa...

Ababadde batambuza ente eziteeberezebwa okuba enzibe poliisi ebakutte

Fab2 220x290

Bassentebe ba LC1 e Buvuma bakyabanja...

Bassentebe ba LC1 e Buvuma bakyabanja eza NRM

Lob2 220x290

Ssabasumba Kizito Lwanga akubirizza...

Ssabasumba Kizito Lwanga akubirizza ab'emmamba okwenyigira mu bibiina by'obwegassi

Hib2 220x290

Abavubuka ba Buganda bakubiriziddwa...

Abavubuka ba Buganda bakubiriziddwa okwettanira okusoma

Deb2 220x290

Poliisi erinnye eggere mu lukiiko...

Poliisi erinnye eggere mu lukiiko lw'abavubuka e Kawempe