TOP

Ow’emyezi 7 alina kkansa

By Musasi Wa

Added 16th May 2015

Nnyina w’omwana, Gorreti Natasha (ku ddyo) asaba abazirakisa bamudduukirire asobole okulongoosebwa omumwa oluvannyuma lw’okufuna kkansa.

2015 5largeimg216 may 2015 144936080 703x422

Bya musasi waffe

Nnyina w’omwana, Gorreti Natasha (ku ddyo) asaba abazirakisa bamudduukirire asobole okulongoosebwa omumwa oluvannyuma lw’okufuna kkansa.

Shamati Batulisha ow’e Kawanda mu disitulikiti y’e Wakiso agamba nti omwana we yafuna akatulututtu ku mumwa nga wa
mwezi gumu ne kagenda nga kazimbya omumwa.

Batulisha agamba nti yamutwala mu ddwaaliro e Mulago ne bamugamba asooke amuleke kasita yali akyayonka. Wabula kati omwana talya ate n’amabeere bagamukamulira bukamulizi.

Abasawo mu ddwaaliro ly’e Naggalama gye baamututte baagambye nti alina kkansa Atulugunya
omwana bamuleetedde poliisi era baasabye obukadde 15 alongoosebwe.

Asobola okubayamba akozese essimu
0757747472 oba 0782610353.

 

Ow’emyezi 7 alina kkansa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...