TOP

Ayokezza omwana we ekidomola poliisi emukutte

By Musasi wa Bukedde

Added 27th February 2016

OMUKAZI yeekobaanye ne bba ne bookya omwana ekidomola nga bamulaga kubba 500/-. Fatumah Nangobi 20, akuumibwa ku poliisi y’e Ndejje - Lubugumu mu Munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo, ye yayokezza Sinani Kwelya ow’emyaka 9.

Byabaana1 703x422

Kwelya eyayokeddwa. Ku ddyo ye nnyina Nangobi.

OMUKAZI yeekobaanye ne bba ne bookya omwana ekidomola nga bamulaga kubba 500/-. Fatumah Nangobi 20, akuumibwa ku poliisi y’e Ndejje - Lubugumu mu Munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo, ye yayokezza Sinani Kwelya ow’emyaka 9.

Sinani yategeezezza poliisi nti bazadde be okuli kitaawe Abdu Mpoya akolera mu Kisenyi ku kyuma ky’obuwunga ye yeekobanye ne Nangobi.

Akola ku nsonga z’amaka ku poliisi y’e Ndejje -Lubugumu, Nancy Katami yagambye nti baakutte Nangobi nga bwe banoonya Mpoya eyadduse oluvannyuma lwa Kwelya okutwalibwa mu ddwaaliro e Mulago.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Index 220x290

'Mwenyigire mu by'obulimi ebivaamu...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okumwegattako okulwanyisa abakulu b’amasomero abasaaawo ffiizi ez’ekimpatiira...

Plana 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.