TOP

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina okumusasulira okugenda okulambula

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd October 2019

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 703x422

Abayizi abajja okulambula ku kitongole kya Vision Group mu Industrial Area e Lugogo nga balaga obutaba bwa Toto obwabaweebwa okusoma

Bya Stella Naigino

Olusoma luno amasomero agasinga galambuza abayizi mu bifo eby’enjawulo mu ggwanga nga n’abamu bategese okulambuza abamu amawanga ag’ebweru wa Uganda.

  1. Ronald Balisanyuka, omukugu mu by’abaana agamba nti, Omwana bw’alambula n’alaba ku bintu by’asomesebwa mu kibiina kimuyamba okutegerera ddala ekyo kye baamuyigiriza era takyerabira.
 bayizi nga balagibwa emitendera amawulire gye gayitamu okufulumizibwa Abayizi nga balagibwa emitendera amawulire gye gayitamu okufulumizibwa

 

2. Ekirala kimuyamba okwagala bye basoma kuba babeera babimanyi era bongera okwagala okumanya ebibikwatako.

  1. Okumanya ebintu bye bakozesa bwe bikolebwa, na lwaki.
  2. Ate Lydia Nyesigomwe, naye omukugu mu by’abaana agamba nti, abaana baagala okumanya ebintu bye balaba ne bye bakozesa bwe bikolebwa.
 bayizi nga bali mu kyuma awakubirwa amawulire ga ukedde nobutabo bwa oto bwe bakutte Abayizi nga bali mu kyuma awakubirwa amawulire ga Bukedde n'obutabo bwa Toto bwe bakutte

 

3. Okubasanyusa. Abazadde abasinga tebafuna budde butambuza ku baana kubatwalako mu bifo bya baana eby’enjawulo ebisanyukirwamu, so nga kyetaagisa omwana okutambulako n’amanya ensi gy’abeeramu bwefaanana ng’oggyeeko awaka ne ku ssomero ekimuyamba okugaziya obwongo n’entegeera y’ebintu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bre 220x290

Aba Miss Uganda batongozza okugaba...

Aba Miss Uganda batongozza okugaba paadi mu masomero ng'erimu ku makubo okumalawo ekizibu ky'abayizi abawala abayosa...

Lukyamuziwebuse 220x290

Mukozese ekisiibo okwezza obuggya...

Abayizi bakubiriziddwa okukozesa ekisiibo kino okwenenya olwo bafune obulamu obulungi.

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja