TOP

Mujje musabire eggwanga

By Musasi wa Bukedde

Added 31st December 2019

Omusumba akunze abakkiriza okusabira eggwanga mu kiro ekikeesa omwaka

Img0395webuse 703x422

Pr. Mukisa ng'aliko by'annyonnyola

Bya Peace Navvuga

Abakkiriza nga beejaga okugenda okuyingira omwaka 2020 nga bayita mu kusaba ebifo eby’enjawulo bitegese okulaba ng’abantu bafuna ekyo kye beetaaga.

nteekateeka zokusaba nga zikolebwa ku kkanisa ya ripple lessing hurch Enteekateeka z'okusaba nga zikolebwa ku kkanisa ya Tripple Blessing Church

 

Omusumba w’Abalokole, Pr. David Mukisa owa Tripple Blessing Church ategese okusaba okw’okumalako omwaka bino abyogeredde ku kkanisa ye e Namulanda ku lw’e Ntebbe.

Enteekateeka zigenda mu maaso omuli okuwanika ekituuti, amataala ssaako obutebe. Yakunze Abalokole n’abatali okujja mu kwebaza omutonzi n’okusabira eggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi