TOP
  • Home
  • Aga wiiki
  • Engoye z'oyambala ku woofiisi ng'osobola okuzisaaliramu

Engoye z'oyambala ku woofiisi ng'osobola okuzisaaliramu

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2019

Engeri gy'oyambala Hijaabu n'onyuma ku woofiisi ate n'osobola okusaala

Youcandresslikethisandstilllookcorporatenewwebuse 703x422

Omukyala ng'anyumidde mu kyambalo ky'asobola okukoleramu ku woofiisi n'okugenderamu mu sswala

Bya Norah Mutesi       

Mu Busiraamu, omukyala ateekeddwa okwambala engoye ezibika omubiri gwe gwonna okuggyako ebibatu n’amaaso w’alabira.

Zaituni Kakyama, abudaabuda abantu agamba nti kikyamu okusikiriza omusajja atali wuwo era n’ebitabo ebitukuvu tebikikkiriza.

Shamirah Namutebi, akulembera ekibiina ky’abakyala Abasiraamu mu ggwanga agamba nti, osobola okwambala olugoye lwo nga luwanvu n’onyuma ng’ogenze ku mulimu ate nga tewesittazza balala.

 ijab ngeno nayo ekola Hijab ng'eno nayo ekola

 

Claire Nabukenya amanyiddwa nga Hajjati Kushona agamba nti,  osobola okwambala empale nga mpanvu bulungi naye n’osuulirako essaati empanvu oba olugoye oluwanvu n’osigala ng’onyumye. Olugoye olwo luyitibwa ‘habaya’.

Nabukenya agamba nti, ‘habaya’ eyambako okubikka ebisambi by’omukyala n’akabina ne bitayitamu mu lugoye.

 no naye asobola okukoleramu nokusaaliramu Ono naye asobola okukoleramu n'okusaaliramu

 

Omumpi osobola okwambala engoye ez’ebikuubo ebiwanvu n’otoyimpawa, ate omuwanvu naawe yambala bikuubo ebyekiise obutasukka kulabika ng’omuwanvu.

Sarah Mbajja akola ne Vision Group agamba nti, ssinga esswala ekukwatira awantu ng’olugoye lw’olimu tosobola kulusaaliramu, kisingako n’otolwambalira ddala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana