TOP

Jennifer Musisi amukomyawo Kisekka kuzza KCC FC buggya

By Musasi Wa

Added 29th December 2011

KAWEEFUBE w’okuzza ttiimu ya KCC FC ku mutindo akyagenda mu maaso.

Bya Musasi Waffe

KAWEEFUBE w’okuzza ttiimu ya KCC FC ku mutindo akyagenda mu maaso.

Ng’oggyeeko okunoonya omutendesi omuggya, akulira ekitongole kya KCCA, Jeniffer Musisi ategeka enkyukakyuka sinziggu ezigendereddwaamu okugogola obukulembeze bwa ttiimu.

Agava mu KCCA gagamba nti eyaliko ssentebe wa kiraabu eno, Godfrey Kisekka y’atunuuliddwa okudda mu kifo kya Dr. Bakka Musujja eyamuggya ku bukulu buno omwaka oguwedde.

“Muky. Musisi  akizudde nti enkola y’abakulira kiraabu si ya mulembe. Takkaanya na nkola ya ‘bannantagambwako’ emaamidde ttiimu eno mu kaseera kano,” Omu ku bakungu bwe yategeezezzza.

Muky. Musisi teyafunyise wabula ng’ensonda zirumiriza nti abamu ku bakulu mu ttiimu ya KCC bagenda kugobwa.

Kisekka atunuuliddwa olw’okuba nga y’omu ku basinga okutegeera ttiimu.

 

 

Jennifer Musisi amukomyawo Kisekka kuzza KCC FC buggya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazimba8webuse 220x290

Ssaabalabirizi omulonde Dr. Stephen...

Ssaabalabirizi omulonde, Dr. Stephen Kazimba asuubizza okusigala ng'assa ekitiibwa mu Bwakabaka bwa Buganda

Embuutu1 220x290

Ekivvulu ky’Embuutu y’Embuutikizi...

Buli ayingira mu Mbuutu y’Embuutikizi ajja kuvaayo n’ebirabo.

Kapyata1 220x290

Baminisita b’e Mmengo babayiyeemu...

BAMINISITA ba Kabaka baayiriddwaamu emmotoka ensajja okubanguyiza emirimu gy'Obwakabaka. Kyategeezeddwa nti emmotoka...

Hoima 220x290

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose...

POLIISI yakubye amasasi ne ttiyaggaasi okugumbulula abawagizi ba Asinansi Nyakato avuganya mu kalulu ku kifo ky’omubaka...

Lukwago1 220x290

KCCA egobye abakulira akatale k’e...

OLUKIIKO olufuga ekibuga Kampala lwongedde okuluma. Lugobye ssentebe w’akatale k’e Wandegeya Jonathan Gitta ne...