TOP

Ssita wa Villa azzeemu okwebulankanya

By Musasi Wa

Added 30th December 2011

ENKOLA ya Edris Kaye ey’okwebulankanya mu ttiimu zonna z’azanyiddemu ezzeemu bw’agaanyi okulabikako mu nkambi ya Villa okuva omutendesi Mike Mutebi bwe yeegata ku ttiimu eno.

2011 12largeimg230 dec 2011 173900677 703x422

Bya Hussein Bukenya

ENKOLA ya Edris Kaye ey’okwebulankanya mu ttiimu zonna z’azanyiddemu ezzeemu bw’agaanyi okulabikako mu nkambi ya Villa okuva omutendesi Mike Mutebi bwe yeegata ku ttiimu eno.

Kaye ng’akyali mu Victors yeemulula n’addukira e Rwanda, oluvannyuma yeegatta ku Express ate nayo n’agiddukako n’agenda e Vietnam ne Rwanda.

Wabula akulira ebyekikugu mu Villa, Joseph Kanaba yategeezezza nti wadde ku mulundi guno bamukkiriza okugenda e Rwanda agezesebwe mu APR, ebbanga lya wiiki ebbiri lye baamuwa lyaggwaako.

“Kaye ajja n’asayininga mu kitabo kya wooteeri mw’alina  okulya ekyemisana kyokka nga mu kutendekebwa talinnyangayo okuva Mutebi lwe yajja,” Kanaba bwe yategeezezza.

Mu ngeri y’emu endagaano ya Simon Sserunkuuma eggwaako leero ekitadde abakungu ba Villa ku bunkenke nti yandibaabulira.

 

 

Ssita wa Villa azzeemu okwebulankanya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza