TOP

Cranes y’abakazi eyomba butabafaako

By Musasi Wa

Added 24th January 2012

MANEJA wa Crested Cranes, ttiimu y’eggwanga ey’abakazi ey’omupiira ogw’ebigere, akukkulumidde gavumenti ne bannabyabufuzi okubasuulirira.

2012 1largeimg224 jan 2012 131157680 703x422

Bya Hamid Kalanzi
Lwamukaaga mu za Afrika:
DR Congo - Crested Cranes

MANEJA wa Crested Cranes, ttiimu y’eggwanga ey’abakazi ey’omupiira ogw’ebigere, akukkulumidde gavumenti ne bannabyabufuzi okubasuulirira.

Ttiimu eno eri mu nkambi e Njeru nga yeetegekera okudding’ana ne DR Congo e Kinshasha ku Lwomukaaga.

Mu gusooka e Nakivubo, baalemagana (1-1) nga kati Crested Cranes yeetaaga buwanguzi oba okulemagana okwa ggoolo esukka mw’emu.

Maneja Mariam Kaliga yagambye nti, “Ku Cranes ey’abasajja, gavumenti ne bannabyabufuzi abagundiivu bagikyalira ne bagiwa ku buyambi kyokka ffe abakazi batusosola.”

Yagasseeko nti, “Eno enkola nkyamu kuba zonna ttiimu za ggwanga.” Yagambye nti ttiimu esitula Lwakuna.

Cranes y’abakazi eyomba butabafaako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’