TOP

Kipsiro tamanyi ku bya ngule

By Musasi Wa

Added 25th January 2012

KAFULU mu misinde Moses Kipsiro yeewuunyizza okulaba ng’ali ku lukala lw’abasuubirwa okulya engule ya munnabyamizannyo asinze mu mwaka 2011 kyokka nga takimanyiiko.

Bya SOPHIE NAKALEMA

KAFULU mu misinde Moses Kipsiro yeewuunyizza okulaba ng’ali ku lukala lw’abasuubirwa okulya engule ya munnabyamizannyo asinze mu mwaka 2011 kyokka nga takimanyiiko.

Kipsiro abadde ajjanjabirwa ewaabwe e Kapchorwa, yagambye nti, “Ndi musanyufu okulaba nga ndimw’abo abanaalondebwako
omuwanguzi naye mbadde sikimayiiko era sigendakubeerawo naye nja kuweereza omubaka.”

Abalala abavuganya kuliko; Susan Muwonge (mmotoka), Edwin Ekling (badminton) ne Annet Negesa (muddusi) omuwanguzi atikkirwa Lwakutaano.

Kipsiro tamanyi ku bya ngule

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mus13 220x290

Abadde asomesa abaana mu nkukutu...

Abadde asomesa abaana mu nkukutu Poliisi emukutte

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza