TOP

KCC eyagala kwesasuza Maroons: Badding'anye

By Musasi Wa

Added 14th February 2012

OMUTENDESI wa KCC FC, Morley Byekwaso, awezezza emipiira mwenda egy’omuddiring’anwa nga taloza ku buwanguzi.

2012 2largeimg214 feb 2012 101832337 703x422

Bya Basasi Baffe

OMUTENDESI wa KCC FC, Morley Byekwaso, awezezza emipiira mwenda egy’omuddiring’anwa nga taloza ku buwanguzi.

Ekikwa kino asuubira kukyeyambula leero kyokka eby’embi, battunka ne Maroons, eyaakamukuba enfunda ebbiri sizoni eno.

Mu luzannya olusooka mu liigi, Maroons yawangula 2-1 e Namboole ate mu ‘Bell Uganda Cup’, KCC era yakubiddwa mu peneti.

“Maroons  tesuubira nti ejja kutukuba ogwokusatu sizoni eno,” Byekwaso bwe yayogezza obuvumu eggulo n’agamba nti omutindo gulinnye olw’abazannyi Ssaka Mpiima, Ceasar Sapeo ne Israel Emuge okuwona.

Wabula atendeka Maroons, Ashaf Mwebaze, agamba nti KCC agimanyi endya n’ensula.

KCC eyagala kwesasuza Maroons: Badding''anye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala asazeewo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...