TOP

Ebikonde biri mu Kampala

By Musasi Wa

Added 29th February 2012

UGANDA eweereddwa omukisa okutegeka empaka z’ebikonde mu mawanga g’obuvanjuba bwa Afrika ezisookedde ddala bukya mukago guno gutondebwawo.

UGANDA eweereddwa omukisa okutegeka  empaka z’ebikonde mu mawanga g’obuvanjuba bwa Afrika ezisookedde ddala  bukya mukago guno gutondebwawo.

Omu ku bakungu ababadde mu mpaka z’ebibuga e Nairobi ekya Kenya,  Joseph Sekimpi, yagambye  nti baaweereddwa ebbaluwa  ebakakasa okutegeka  ebikonde ebyo  mu Kampala omwezi ogujja. 

Amawanga agakola omukago guno kuliko Tanzania, Rwanda, Kenya, Burundi ne Uganda.

Ebikonde biri mu Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkeesiwebusebig 220x290

Omugaso gw’okutegeka obulungi omudaala...

Entegeka y'omudaala gwo y'esalawo bakasitoma n'e ssente by'ofuna olunaku

Ashimu2webuse 220x290

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale...

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo...

Akellofixingacarengineafterassemblingitwebuse 220x290

Omuwala akanika yingini za mmotoka...

Ono omuwala tazannya, akanika yingini ya mmotoka n'aleka kasitoma ng'amunyeenyeza mutwe. Okukanika yakuyigira ku...

Kyeyo 220x290

Abagenda ku kyeyo 54 bakwatiddwa...

MINISITULE y’ensonga z’omunda eraze Bannayuganda 54 abaakwatiddwa ku kisaawe kya Kenyatta International Airport...

Okukyala kw’ennaku zino engeri...

Ennaku zino okukyala kukyuse nnyo ng’omusajja bw’aba teyeenywezezza kuyinza okumulema.