TOP

Ey’abato eyingidde enkambi

By Musasi Wa

Added 18th July 2012

ABAZANNYI 27 aba ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 2o, batandise okutendekebwa okwambalagana ne Ghana

2012 7largeimg218 jul 2012 075559540 703x422

Bya HUSSEIN BUKENYA 

ABAZANNYI 27 aba ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 2o, batandise okutendekebwa nga beetegekera okwambalagana ne Ghana mu z’okusunsulamu abalyetaba mu kikopo kya Afrika eky’akamalirizo mu Algeria omwaka ogujja. 

Omutendesi wa ttiimu eno, Paul Nkata yagambye nti aweereddwa obudde butono okutereeza omutindo gw’abazannyi be naye kino tekijja kumulobera kuwangula Ghana. 

“Hashim Sempala ne Joseph Mpande beegasse ku nkambi wabula Julius Ogwang ye mulwadde naye nsuubira ku Lwokutaano ajja kuba awonye, Nkata bwe yategeezezza. 

Abamu ku bazannyi abali mu ttiimu eno, be baagudde amaliri ne South Sudan ggoolo 2-2 wiiki ewedde.   

Ey’abato eyingidde enkambi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lim1 220x290

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako...

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Wez1 220x290

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza...

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza eri abantu be Buikwe

Fut2 220x290

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga...

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga abaana ebikolwa eby'ekikaba

Fut1 220x290

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana...

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana baganzi be

Sad1 220x290

Engeri abazadde gye bayingiza abaana...

Engeri abazadde gye bayingiza abaana mu nsonga z’obwenzi