TOP

Daku n’Omuzungu beeriga leero

By Musasi wa Bukedde

Added 16th January 2016

Ensisinkano ya leero

Fa2 703x422

Farouk Daku ne Jozsef Karmony n’omusipi gwe bagenda okulwanira. Baabadde mu lukiiko lw’abaamawulire ku HBK Hotel ku Lwokuna.

Leero (Lwamukaaga) e Nakivubo, 12:00 Daku (Uganda) - Karmony (Hungary) Ebisale: 10,000/- ne 20,000/- Engule: World Boxing Forum (WBF) Obuzito: Super Middleweight (kkiro 76) Omuggunzi w’ebikonde by’ensimbi, Farouk Daku ayolekedde okuyingira mu byafaayo ssinga amegga Omuzungu Jozsef Karmony n’assaawo likodi ya Munnayuganda asoose okuwangula engule y’ensi yonna ng’asinziira mu Uganda.

Ebikonde bino ebya leero ku Lwomukaaga, biri mu kisaawe e Nakiuvubo era Daku mu lukiiko lw’abaamawulire ku Lwokuna yagambye nti, “hhenda kukozesa bukujjukujju okumuwangula.”

Daku alina ennwaana 28 kw’awangudde 19 n’akubwa mwenda ate n’alemagana mu nnwwaana bbiri. Ye Karmony (enzaalwa ya Hungary) alina enwana 33 kw’awangudde 12 n’awangulwa 19 ate n’amelagana mu bbiri.

Leero (Lwamukaaga) e Nakivubo, 12:00 Daku (Uganda) - Karmony (Hungary) Ebisale: 10,000/- ne 20,000/- Engule: World Boxing Forum (WBF) Obuzito: Super Middleweight (kkiro 76) Omuggunzi w’ebikonde by’ensimbi, Farouk Daku ayolekedde okuyingira mu byafaayo ssinga amegga Omuzungu Jozsef Karmony n’assaawo likodi ya Munnayuganda asoose okuwangula engule y’ensi yonna ng’asinziira mu Uganda. Ebikonde bino ebya leero ku Lwomukaaga, biri mu kisaawe e Nakiuvubo era Daku mu lukiiko lw’abaamawulire ku Lwokuna yagambye nti, “hhenda kukozesa bukujjukujju okumuwangula.” Daku alina ennwaana 28 kw’awangudde 19 n’akubwa mwenda ate n’alemagana mu nnwwaana bbiri. Ye Karmony (enzaalwa ya Hungary) alina enwana 33 kw’awangudde 12 n’awangulwa 19 ate n’amelagana mu bbiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...