TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Omutendesi wa Vision Group Abdallah Mubiru agumiza abawagizi ku ttiimu ya Friends of Football

Omutendesi wa Vision Group Abdallah Mubiru agumiza abawagizi ku ttiimu ya Friends of Football

By Moses Kigongo

Added 16th January 2016

Tulina obusobozi obukuba buli kimu ekitusala mu maaso-Mubiru

Vi2 703x422

Ttiimu ya Vision Group

OMUTENDESI  wa Vison Group Abdallah Mubiru mugumu nti ttiimu ye erina obusobozi okufuna obubonero okuva ku Friends of Football eya Fortportal akalulu ka Uganda Cup ke kagisuddeko.
 
Wabaddewo okutya mu bawagizi ba Vison Group nga bagamba nti ttiimu yaabwe tekyalirangako ttiimu esibuka wabweru wa Kampala ekintu kye beralikiridde nti kiyinza okubavirako okuwangulwa era ne bawanduka ne mu mpaka zinno.
 
Wabula Mubiru abagumiza nga yesigama ku mupiira ttiimu ye mwe yawangulidde Ntinda 2-1 mu maka gayo e Ntinda kyagamba nti ne kumulundi guno kisoboka bwe banabeera battunka ne Friends of Football e FortPortal.
 
Omupiira gwe nakku zino tegukyaliko kukyala oba kukyaza kubanga ekisaawe kisigala ky’ekimu wamu n’abazanyi.
Ekikulu kyakubeera na nteekateeka nnungi esobozesa ttiimu  okuwangula omuzannyo omuli okugoberera ebiragiro wamu n’abazannyi okw'ekuumira ku mutindo omulungi,bwatyo Mubiru bwe yategeezeza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...