TOP

Heathens yeerisizza nkuuli mu liigi ya Rugby

By Silvano Kibuuka

Added 26th January 2016

Heathens yeerisizza nkuuli mu liigi ya Rugby

Rug3 703x422

Heathens ng'ettunka ne Gulu

Ebyavudde mu Liigi ya Rugby ku Wikeendi Toyota Buffaloes 06 Pirates 11 Rams  05  Kobs 44 Ezze Money Rhinos 25 Warriors 03 Hima Heathens 75 Gulu Elephants 00 Ttiimu empya ezaakajja mu liigi zeevumye ekyazitwala mu liigi ya babinywera bwe zaakubiddwa ku wikeendi nga Rams yakubiddwa Kobs ku bubonero 44-05 ate Heathens n’efootola Gulu Elephants ku bubonero 75-00.

Omuzannyi wa Heathens, Asuman Mugerwa ye yasinze okulabya aba Gulu ennaku bwe yateebye enfunda ssatu n’akolera kiraabu ye obubonero 15 mu muzannyo ogwabadde gwekubidde ku ludda lumu nga Heathens enyigiriza.

Okuwangulira ku bubonero obungi kyawadde Heathens enkizo okulinnya ku ntikko ya liigi ng’eddiriddwa Kobs eyakubye Rams ku bubonero 44-05.

Abazannyi abalala abaateebeddwa Heathens ye Bishop Onen, Phillip Wokorach, Lawrence Sebuliba, Michael Wokorach, Allan Otim ne Eddie Kavira. Heathens eddamu ku wiikendi ng’ekyalira Buffaloes ku kisaawe kya Kyaddondo.

Ebyavudde mu Liigi ya Rugby ku Wikeendi Toyota Buffaloes 06 Pirates 11 Rams 05 Kobs 44 Ezze Money Rhinos 25 Warriors 03 Hima Heathens 75 Gulu Elephants 00 Ttiimu empya ezaakajja mu liigi zeevumye ekyazitwala mu liigi ya babinywera bwe zaakubiddwa ku wikeendi nga Rams yakubiddwa Kobs ku bubonero 44-05 ate Heathens n’efootola Gulu Elephants ku bubonero 75-00. Omuzannyi wa Heathens, Asuman Mugerwa ye yasinze okulabya aba Gulu ennaku bwe yateebye enfunda ssatu n’akolera kiraabu ye obubonero 15 mu muzannyo ogwabadde gwekubidde ku ludda lumu nga Heathens enyigiriza. Okuwangulira ku bubonero obungi kyawadde Heathens enkizo okulinnya ku ntikko ya liigi ng’eddiriddwa Kobs eyakubye Rams ku bubonero 44-05. Abazannyi abalala abaateebeddwa Heathens ye Bishop Onen, Phillip Wokorach, Lawrence Sebuliba, Michael Wokorach, Allan Otim ne Eddie Kavira. Heathens eddamu ku wiikendi ng’ekyalira Buffaloes ku kisaawe kya Kyaddondo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...