TOP

Badru Lusambya alwanira ngule ya nsi yonna

By Nicholas Kalyango

Added 4th February 2016

Mu kutendekebwa kwe okwasembeyo ku Lwokusatu mu jjiimu ya KBC e Nakivubo, Lusambya yategeezezza nga bw'afunye okwetegeka okumala okusirisa Fariz Mammadov n'ekikonde kya tonziriranga.

Mota1 703x422

Badru Lusambya ng'ali ku kutendekebwa okwa kaasammeeme. EKIF; NICHOLAS KALYANGO

OMUKUBI w'ebikonde Badru Lusambya asitudde okwolekera ekibuga Baku ekya Azerbaijan, okulwanira omusipi gw'ensi yonna ogwa WBF mu buzito bwa 'Super Welter ku Lwomukaaga.

Mu kutendekebwa kwe okwasembeyo ku Lwokusatu mu jjiimu ya KBC e Nakivubo, Lusambya yategeezezza nga bw'afunye okwetegeka okumala okusirisa Fariz Mammadov n'ekikonde kya tonziriranga.

“Ntutte ebbanga nga si mu miguwa wabula ndi mumalirivu nti okutendekebwa kwe nfunye nja kusobola okumegga Fariz,” Lusambya bwe yaweze.

Lusambya yasemba okuba mu miguwa mu 2014. Mu nnwaana 28, Lusambya awanguddeko 24, ne bamukuubamu bbiri endala bbiri n'agwa maliri ate Fariz (nzaalwa y'e Azerbaijan), alina ennwaana 21 ng'awanguddeko 18.

Fariz Mammadov yasemba okulwana nga May 2, omwaka oguwedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.