TOP

Villa egenze mu nkambi

By Musasi wa Bukedde

Added 9th February 2016

Nsimbe tatidde Ttiimu ya Ennyimba

Nsi2 703x422

Nsimbe

Nsimbe, eyasangiddwa mu kutendekebwa kwa Vipers e Kitende, yategeezezza nti okuwangula Enyimba si kizibu kuba abazannyi baayo si balungi kusinga ba Vipers. “Abazannyi ba Enyimba kye basinga ku bange bwe buwagguufu naye mu mupiira tebalina kye batusinga.

Singa aba Enyimba balungi bandibadde mu liigi za Bulaaya, naye tuli nabo mu Afrika. Ekirungi omutindo gw’abazannyi bange guwa essuubi nti bye mbatendeka babitegeera,” Golola bwe yategeezezza.

Yayongeddeko nti abaddenga alaba emipiira gya Enyimba nga tagifaako nti kyokka agenda kwongera okwetegereza obutambi bwayo azuule amaanyi n’obunafu bwayo.

Guno gwe mulundi Vipers gw’egenda okusooka okuzannya empaka za Afrika kyokka Nsimbe agamba nti obumanyirivu bwa Mike Mutyaba, Sadam Juma, Kizito Keziron, Patrick Ssembuya, William Wadri ne Erisa Ssekisambu bugenda kubayamba. Ttiimu zombi zaakudding’ana mu wiiki bbiri

Nsimbe, eyasangiddwa mu kutendekebwa kwa Vipers e Kitende, yategeezezza nti okuwangula Enyimba si kizibu kuba abazannyi baayo si balungi kusinga ba Vipers. “Abazannyi ba Enyimba kye basinga ku bange bwe buwagguufu naye mu mupiira tebalina kye batusinga. Singa aba Enyimba balungi bandibadde mu liigi za Bulaaya, naye tuli nabo mu Afrika. Ekirungi omutindo gw’abazannyi bange guwa essuubi nti bye mbatendeka babitegeera,” Golola bwe yategeezezza. Yayongeddeko nti abaddenga alaba emipiira gya Enyimba nga tagifaako nti kyokka agenda kwongera okwetegereza obutambi bwayo azuule amaanyi n’obunafu bwayo. Guno gwe mulundi Vipers gw’egenda okusooka okuzannya empaka za Afrika kyokka Nsimbe agamba nti obumanyirivu bwa Mike Mutyaba, Sadam Juma, Kizito Keziron, Patrick Ssembuya, William Wadri ne Erisa Ssekisambu bugenda kubayamba. Ttiimu zombi zaakudding’ana mu wiiki bbiri

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda...

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda abaakwatibwa balaajanye

Lab2 220x290

Erias Lukwago alabudde abavubuka...

Erias Lukwago alabudde abavubuka abatava ku WhatsAapp ne Facebook

Hop2 220x290

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa...

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Jip1 220x290

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde...

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde obutwa

Kop2 220x290

Awonye okwokebwa abayizi be

Awonye okwokebwa abayizi be