TOP

Mike Mutebi ali ku kigezo

By Musasi wa Bukedde

Added 9th February 2016

Mike Mutebi ali ku kigezo

No2 703x422

Jackson Nonda (mu maaso) ng'attunka n'abazannyi ba Simba ku Lwokutaano.

Leero mu Uganda Cup:
Mbarara Soccer Academy - KCCA
Egyazannyiddwa:
Sun City (7) 1-1 (6) URA FC
Keolu Super Boys 0-2 Express
Kira Young (5) 0–0 (4) Simba
Kireka Utd 1-3 Bright Stars
Kampala University 2-1 JMC
Nyakisenyi FC 0-4 Saints
Artland 0-1 BIDCO
Lira Utd (2) 2-2 (4) Maroons

KCCA FC egenze Mbarara kuttunka ne Mbarara Soccer Academy mu kikopo kya Uganda Cup ng'omutendesi waayo Mike Mutebi ali ku kigezo okudda n'obuwanguzi.

Ttiimu eno yaakuttunka nga terina mutendesi Sam Ssimbwa abadde ng'afalaasira abazannyi ku katebe ate nga bangi bagamba nti KCCA gw'ebadde eyimiriddeko.

Omupiira gwa Mutebi ogwasoose nga Ssimbwa taliiwo (olw'okunoonyerezebwako ku by'akatambi), Simba yakubye KCCA mu peneti mu kikopo kya Tarehe Sita ku Lwokutaano ekyavuddeko abamu ku bawagizi okugamba Mutebi nti ttiimu emuzitooweredde.

KCCA egenze etidde okuwanduka nga URA, Simba ne JMC eza Super bwe zaggyiddwaamu buttiimu bw'ekyalo. Mutebi yasuubizza okudda n'obuwanguzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Myu 220x290

Akatale k’obumyu kagguse

OBUMYU kimu ku bintu ebirimu ssente wabula abalunzi abamu bagenze babuvaako okubulunda olw’akatale akatono bwe...

Rolls1 220x290

Isaac Nasser yeeyiyeemu Rolls Royce...

ABAVUBUKA batandise okwetegekera amasappe ga Ssekukkulu. W’osomera bino g’omuvubuka Isaac Nasser ayingizzaawo...

Rolls1 220x290

Isaac Nasser yeeyiyeemu Rolls Royce...

ABAVUBUKA batandise okwetegekera amasappe ga Ssekukkulu. W’osomera bino g’omuvubuka Isaac Nasser ayingizzaawo...

Golola1 220x290

Golola akoze omubiri n’atiisa abawagizi...

OMUKUBI w’ensambaggere Moses Golola ‘Of Uganda’ kuno okutendekebwa kwaliko kwandimufuula omulema.

Ssape1 220x290

Ab’e Kamuli baliko DPC ow’amasappe...

Naye bw’aba agenda ku mikolo naddala nga guliko abanene alina engeri gye yeesabikamu n’afanaanira ddala Sam Omala...