TOP

Jas Mangat akomyewo

By Musasi wa Bukedde

Added 4th May 2016

Jas Mangat akomyewo

Mag1 703x422

Jas Mangat

WADDE ng’abadde yaakavuga empaka ezaggulawo kalenda y’emmotoka, nnantameggwa wa NRC mu 2012 ne 2013, Jas Mangat akakasizza nga bw’akomyewo okulwanira engule.

Mangat, abaadde avuganyiza ku kalenda y’e Kenya, yakubye enkyukira n’akomawo e Uganda. Y’omu ku bavuzi 43, abaakakasizza okwetaba mu mpaka za Masolins Signs SMC Rally eza wiikendi eno e Masaka. “Abamu baali balowooza nti bampona naye kati engule ngirengerako era nnina okugirwanirira,” Mangat bwe yagambye. Empaka za zaakutolontoka kiromita 285.3 nga 150.4 ez’o kuvuganyizibwako.

Ronald Sebuguzi y’akulembedde abalwanira engule y’omwaka guno ng’ali ku obubonero 140 ng’addiriddwa Mangat ku 100.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi