TOP

Empaka za Criket zitandise

By Musasi wa Bukedde

Added 7th May 2016

Empaka za Criket zitandise

Cu1 703x422

Empaka za Cricket ez’eggwanga ez’abawala zitandise ekya ya leero okubumbujjira e Lugogo ku kisaawe kya Lugogo Cricket Oval nga zeetabiddwamu ttiimu 12 okuva mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu.

Zino mpaka za mulundi gwakutaano nga Kololo SSS abaawangula ekikopo kino omwaka oguwedde era baayisaamu nga bajjidde Central Region omujjidde ne Gayaza girls School erizze omulundi ogusooka.

Abalala abavudde mu central kwe kuli Ndejje SSS ne Kyambogo College School. Western wavuddeyo Kilembe SSS ne Nyakasura, Eastern wavuddeyo Jinja SSS, St. James SSS, Lords Meade Vocational College, Busoga High ne Olila High School.

Southern wavuddeyo Masaka SSS lyokka. Ssentebe wa Uganda Cricket Association Justin Lugyalingi agambye nti mu mpaka zino bwe bagenda okulonda ttiimu egenda okwetaba mu mpaka ze Rwanda Genocide mu June.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko

Hop2 220x290

Abayizi boogedde eyabookezza

Abayizi boogedde eyabookezza

Bah3 220x290

Don Bahat akomyewo ku maapu.

Don Bahat awangudde engule mu mpaka za baseerebu e South Africa ne yewaana “abangoba bakongojja…”