TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Villa emezze Sadolin n’eggya URA mu kifo

Villa emezze Sadolin n’eggya URA mu kifo

By Hussein Bukenya

Added 22nd May 2016

SS WADDE nga baava dda ku kikopo, SC Villa yayongedde amaanyi mu lutalo lw’okulwanira ebifo bwe yawangudde Sadolin (2-1) ku Lwokutaano.

Scvilla11703422 703x422

Mu liigi ya Azam:

SC Villa 2-1 Sadolin

Mu gy’amasomero:

SS WADDE nga baava dda ku kikopo, SC Villa yayongedde amaanyi mu lutalo lw’okulwanira ebifo bwe yawangudde Sadolin (2-1) ku Lwokutaano.

Obuwanguzi buno bwayambye ttiimu ya Ibrahim Kirya okuva mu kyokumkaaga n’eggyawo URA mu kyokutaano ku bubonero 44.

URA erina obubonero 43 mu mipiira 28. Godfrey Lwesibawa ne Mike Sserumaga be baateebedde Villa ate Abdul Ssebuliba n’ateeba eya Sadolin.

Aga Kampala ga vuya: Mu mpaka z’amasomero ga siniya aziyindira e Soroti, ttiimu za Kampala zikyavuya.

Kibuli SS, Kawempe Muslim, Kitebi Light, Old Kampala SS, St. Mary’s Heritage ey’e Kazo okuyitamu kwazo kuli ku ssaala oluvannyuma lw’okwolesa omutindo gw’ekibogwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo