TOP

‘Emisinde gitugatta’

By Silvano Kibuuka

Added 30th May 2016

EMISINDE gya Africa Mashariki egy’omulundi ogwokubiri gikamudde abaddusi abasoba mu 300 entuuyo.

Man 703x422

Abamu ku baana abato abeetabye mu misinde.

EMISINDE gya Africa Mashariki egy’omulundi ogwokubiri gikamudde abaddusi abasoba mu 300 entuuyo.

Badduse kiromita 21, 10 n’emu(1) mu baana abali wansi w’emyaka 12.

Egya kiromita 21 gyawanguddwa Munnayuganda Isaac Nsungu.

Omwogezi wa Palamenti y’Obugwanjuba bwa Afrika, Daniel Kidega yasabye abantu okujjumbiranga emisinde kuba gigenderera kugatta bantu ba mu kitundu kino wamu n’okutumbula ebyobulambuzi.

Baasimbudde ku kisaawe e Kololo, era gye baamalidde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Liv1 220x290

Ssente za Pulezidenti zitabudde...

Ssente za Pulezidenti zitabudde aba taxi b’e Kamwokya.

Jip1 220x290

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi...

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi e Gulu

Mot2 220x290

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte...

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte ku by’okufera ssente

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda