TOP

Abaddusi bayiiseemu kavu wa buwumbi 2

By Musasi wa Bukedde

Added 1st June 2016

EKIBIINA ekifuga emisinde mu ggwanga (UAF), kiyingidde mu ndagaano ebalirirwamu obuwumbi obusukka bubiri ne kkampuni ekola ku kwambaza abazannyi eya Nike.

Waayo1 703x422

Okuva ku kkono, pulezidenti w’akakiiko ka Olympics William Blick, owa UAF Domenic Otuchet n’omukungu wa Nike Robert Lotwis.

EKIBIINA ekifuga emisinde mu ggwanga (UAF), kiyingidde mu ndagaano ebalirirwamu obuwumbi obusukka bubiri ne kkampuni ekola ku kwambaza abazannyi eya Nike.

Nike egenda kwambaza ttiimu z’abaddusi abaneetaba mu mpaka eziri ku mutindo gw’e nsi yonna okumala emyaka ena.

Endagaano etandika okussibwa mu nkola mu July. Nike ezze mu kifo kya kkampuni y’aba Yitale eya Errea, ebadde eyambaza ttiimu y’e ggwanga okumala emyaka esatu.

Omuwandiisi wa UAF, Beatrice Ayikoru yategeezezza nti Nike egenda kuwa abaddusi emijoozi, engatto n’ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bre 220x290

Aba Miss Uganda batongozza okugaba...

Aba Miss Uganda batongozza okugaba paadi mu masomero ng'erimu ku makubo okumalawo ekizibu ky'abayizi abawala abayosa...

Lukyamuziwebuse 220x290

Mukozese ekisiibo okwezza obuggya...

Abayizi bakubiriziddwa okukozesa ekisiibo kino okwenenya olwo bafune obulamu obulungi.

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja