TOP

Mangat anywezezza engule

By Musasi wa Bukedde

Added 7th June 2016

JAS Mangat ayongedde okwerula emikisa gye okuwangula engule ya NRC omwaka guno bwe yawangudde empaka za Mountains of The Moon Rally ezamaze ennaku ebbiri nga zitojjera mu bitundu by'e Fort Portal ku wiikendi.

Mag1703422 703x422

Mangat

JAS Mangat ayongedde okwerula emikisa gye okuwangula engule ya NRC omwaka guno bwe yawangudde empaka za Mountains of The Moon Rally ezamaze ennaku ebbiri nga zitojjera mu bitundu by'e Fort Portal ku wiikendi.

Obuwanguzi buno bwatutte Mangat ku bubonero 300 n’ayisa Ronald Sebuguzi abadde akulembedde.

Sebuguzi empaka teyazimazeeko oluzannyuma lwa mmotoka ye okugwa ng'atuuse empaka we zikomekkerezebwa.

Yasigadde ku bubonero 215, zino zaabadde mpaka za mulundi gwakusatu ez’omuddirihhanwa omwaka guno nga Mangat aziwangula, wadde ng’ezaggulawo kalenda y’omwaka guno e Mbarara teyazimalako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...