TOP

Nagaana ogwa Bungereza nsigale mu Arsenal - Wenger

By Musasi wa Bukedde

Added 10th August 2016

Nagaana ogwa Bungereza nsigale mu Arsenal - Wenger

We1 703x422

Arsene Wenger

OMUTENDESI wa Arsenal, Arsene Wenger ategeezezza nti wadde baamutuukirirako okutendeka Bungereza, yali tasobola kulekawo Arsenal nti agenda ne ttiimu y'eggwanga.

 "Endagaano yange ne Arsenal ngikuuma era waaliwo okwogerezeganya ne Bungereza wabula ne mbategeeza ng'endagaano yange ne Arsenal bw'ekyaliko," Wenger bwe yategeezezza n'ayongerako nti ayagala nnyo okugendera ku by'endagaano.  

Okwogera bino ng'omulimu gwa Bungereza baaguwa dda Sam Allardyce.  Endagaano ya Wenger ne Arsenal, eggwaako sizoni eno wabula agamba nti naye teyeekakasa nti oba anaasigala.  Arsenal yagyegattako mu 1996 ng'awagiwangulidde Premier 3 ne FA Cup 6.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...