TOP

Eyaliko omukwasi wa Cranes aziikiddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 7th November 2016

EYALIKO omukwasi wa Uganda Cranes, George Hannington Bukenya (72) aziikiddwa mu maka ga kitaawe e Lukuli Makindye mu Water Pump zooni.

Ziika 703x422

Omugenzi George Hannington Bukenya nga bw'abadde afaanana. EKIF: SAMSON SSEMAKADDE

EYALIKO omukwasi wa Uganda Cranes, George Hannington Bukenya (72) aziikiddwa mu maka ga kitaawe e Lukuli Makindye mu Water Pump zooni.

Omugenzi yafudde kirwadde kya kookolo w'omu mawuggwe ekirudde nga kimubalaabala embiriizi okuva mu 2013.

Bukenya yayatiikirira nnyo ku ttiimu y'eggwanga wakati wa 1964-1970 nga ye yakwata ogwa Congo e Kinshasha nga batukuba 1-0 oluvannyuma lw'eyali 'kkipa', David Masajjage, okugaana okudda mu miti nga bamukubye 4-0 mu mupiira ogwasooka e Kampala mu z'okusunsula abaali bagenda mu kya African Cup wa 1968.

Bya Samson Ssemakadde, #Bukedde#UgandaCranes

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono