TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Abdalah Mubiru yeesize bumanyirivu bw'abazannyi be okutaasa Poliisi

Abdalah Mubiru yeesize bumanyirivu bw'abazannyi be okutaasa Poliisi

By Moses Kigongo

Added 3rd January 2017

Abdalah Mubiru yeesize bumanyirivu bw'abazannyi be okutaasa Poliisi

Po1 703x422

Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

OMUTENDESI wa poliisi FC omuggya Abdallah Mubiru yeesize bumanyirivu bw'abazannyi baalina okusobola okutaasa ttiimu ye obutasalwako.

Mubiru eyasangidwa ku kisaawe ky’essomero lya Kibuli SS ng’atendeka ttiimu eno omulundi gwe ogwasoose kasookedde ava ku Vipers yategeezezza nti abazannyi okuli Saka Mpiima,Martin Mpuuga ,Hakim Ssenkumba ne  Yasin Mugume abamaze edda okumwegattako okuva mu  KCCA bakumuyamba okutukiriza ekigendererwa kino.

Abalala kuliko Tom Masiko (KCCA), Micheal Birungi(),William Wadri (Vipers),  Yasin Mugabi ne Yeseri  Waibi aba Villa be basuubirwa okwegatta ku ttiimu eno essaawa yonna oluvanyuma lwa kiraabu mwe babade basambira okubakkiriza okwegatta ku kiraabu endala ku bbanja.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi