TOP

Kampala Queens Liigi atadde ggiya mu z'abakyala

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Kampala Queens Liigi atadde ggiya mu z'abakyala

Ri1 703x422

Omuzannyi wa Rines ku kkono ng'alwanira omupiira owa Kampala Queens ku ddyo

Bya Joseph Zziwa

kla Queens 2-1 Rines

TTIIMU ya Kampala Queens eya bakyala yakubye Rines ggoolo 2-1 mu mpaka za Kampala women's liigi n'eyongera okwenyweereza mu kifo eky'okutaano.

Omupiira gwabadde ku Villa Park era ggoolo za Kampala Queen zaateebeddwa Hadijah Nampijja ne Fatumah Matovu ate nga ggoolo ya Rines yateebeddwa Jackyline Nassali.

Omutendesi wa Kampala Queens Faridah Bulega yategeezezza nti oluvannyuma lw'okuwandulwa mu mpaka za kakungulu kati amaanyi ge gonna agatadde mu women's liigi.

Tiimu ya Kampala Queens eri mu kifo kya kutaano ate yo eya Rines gye yakubye eri mu kifo kya kusatu mu ttiimu 11.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini