TOP

KCCA ewangudde Uganda Cup

By Stephen Mayamba

Added 15th June 2017

KCCA FC eridde obwassaalongo! Ekubye eya Paidha ggoolo 2-0 n'esitukira mu kikopo kya Uganda Cup oluvannyuma lw'okuwangula ekya liigi ya babinywera eya Azam Premier League gye buvuddeko.

Af589a207aec407ea8f3c452010379e5 703x422

Abazannyi ba KCCA FC nga bajaganya olw'okuwangula ekikopo kya Uganda Cup. EBIFAANANYI BYA STEPHEN MAYAMBA

KCCA FC eridde obwassaalongo! Ekubye eya Paidha ggoolo 2-0 n'esitukira mu kikopo kya Uganda Cup oluvannyuma lw'okuwangula ekya liigi ya babinywera eya Azam Premier League gye buvuddeko.

Ggoolo za KCCA ziteebeddwa muyizzi tasubwa Geoffrey Serunkuma ne Derrick Nsibambi era w'osomera bino KCCA FC esemberedde obwassaalongo.

Omupiira guzannyibwa mu kisaawe kya Onduparaka ekya Green Light mu Arua. 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lip2 220x290

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu...

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Set1 220x290

Museveni awabudde ku nteekateeka...

Museveni awabudde ku nteekateeka y’ettaka eneegaggawaza Bannayuganda

Tip2 220x290

Abbye abaana babiri n’abatwalira...

Abbye abaana babiri n’abatwalira muganzi we

Top2 220x290

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso...

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso e South Africa annyonnyodde

Nem1 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okkozesaamu empirivuma okulongoosa omutima n'okugumya ebinywa...