TOP

Munnayuganda akutte kyakusatu mu za Ostrava World Challenge

By Teddy Nakanjakko

Added 29th June 2017

OMUDDUSI Timothy Toroitich ayongedde okunyweza ekifo kye ku ttiimu eneekiikira Uganda mu mpaka za IAAF World Athletics Championships ezinaayindira mu kibuga London ekya Bungereza mu August w’omwaka guno.

Toroitichokpekperace 703x422

Timothy Toroitich

Basajja mmita 10,000                                    

1              Mohamed FARAH             GBR     27:12.09              

2              Mathew Kipkorir KIMELI KEN     27:14.43              

3              Timothy TOROITICH        UGA    28:02.23              

4              Nguse AMLOSOM            ERI        28:08.58

Toroitich eyabadde mu mpaka za Ostrava World Challenge yakutte kyakusatu mu mmita 10,000 nga yaziddukidde eddakiika 28:02.23 nga zino zaawaanguddwa Omungereza enzaalwa ya Somalia era nga alina zaabu mu mizannyo  gwa Olympics era kyampiyoni w’ensi yonna mu mmita zino Mo Farah.

Abaddusi 14 be baakatuusa obudde obwetaagisa okukiika mu mpaka zino  nga balina okulwana okulaba nti babeera ku foomu okufuna ekifo ku ttiimu.

Bano kuliko  Marathon: Robert Chemonges , Stephen Kiprotich , Alex Chesakit, Mutai Solomon, ne Jackson Kiprop 

Peruth Chemutai - 3000mSC

Chelengat Mercyline - 5000m

Chekwel Juliet  - 10,000m

Halima Nakaayi  - 800m

Joshua Cheptegei  - 10,000m

Toroitich Timothy - 10,000m

Araptany Jacob  - 3000mSC

Moses Kurong 10,000m

Ronald Musagala – 1500m

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe

Omwala2webuse 220x290

Ab'e Kansanga beeraliikirivu olw'omwala...

Abatuuze e Kansanga mu Makindye beeraliikirivu olw'omwala ogwasalamu ekkubo gwe bagamba nti gwandigwaamu abaana...

Babaka1 220x290

Sipiika tuyambe naffe baagala kututta...

ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga...

Kasasiro11webuse 220x290

Ab’obuyinza batadde amateeka amakakali...

Kasasiro mu kibuga Mukono yeeraliikirizza abakulembeze n'abatuuze ne basaba Gavumenti ebayambe