TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Abookubaka bacamudde abawagizi e Botswana

Abookubaka bacamudde abawagizi e Botswana

By Stephen Mayamba

Added 5th July 2017

TTIIMU y’eggwanga ento ey’okubaka, She Pearls yatuuse eggulo e Botswana okwetaba mu mpaka z’ensi yonna eza ‘Netball World Youth Cup 2017’ ezitandika ku Ssande.

Capture 703x422

Ekibinja ky’abazannyi 12 n’abakungu 4 kyatuuse mu kibuga Gaborone era bakira abantu banuuka okulaba abawala abaaboobedde mu mijoozi egya kyenvu n’empala emmyuufu.

Empaka zaakuyinda wakati wa July 8-16 nga zeetabiddwaamuX amawanga 20.

Afrika ekiikiriddwa South Afrika, Zimbabwe, Uganda ne Botswana.

Uganda eri mu kibinja C ne Botswana, Jamaica Cook Islands, ne Malaysia.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Taata alumirizza bawala be okumukuba...

Taata alumirizza bawala be okumukuba

Tip1 220x290

Sharif Bogere asomesezza abazannyi...

Sharif Bogere asomesezza abazannyi b'e bikonde e Lugogo

Kab2 220x290

Kabushenga bamwongedde ekisanja...

Kabushenga bamwongedde ekisanja ky'okutegeka emisinde gya Kabaka

Fot1 220x290

Dcu etunuzza Weatherhead ebikalu...

Dcu etunuzza Weatherhead ebikalu mu Hockey

Waliyoomutweogulumiramuliisowebuse 220x290

Engeri ez’enjawulo obulumi bw’omutwe...

Manya ekika ky'omutwe ekiranga endwadde ekutawaanya n'eky'okukola nga tonnatuuka mu ddwaaliro okugukkakkanya