TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Uganda ekyalina essuubi mu Rugby - Mutendesi

Uganda ekyalina essuubi mu Rugby - Mutendesi

By Silvano Kibuuka

Added 7th July 2017

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eya Rugby, John Duncan okuva e South Africa atenderezza omutindo Uganda bwe yakoze obulungi mu mpaka ze beetabyemu ebweru w’eggwanga.

Rugbycraneskenyabeatsugandaleg1bukeddeweb3 703x422

Ebyavudde mu nzannya za Rugby Cranes:

Kenya 33 Uganda 33

Senegal 16 Uganda 17

July 15:

Uganda v Tunisia – Lugogo Legends

July 23:

Uganda v Namibia

August 5:

Uganda v Zimbabwe

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eya Rugby, John Duncan okuva e South Africa atenderezza omutindo Uganda bwe yakoze obulungi mu mpaka ze beetabyemu ebweru w’eggwanga.

Uganda yalemaganye ne Kenya 33-33 mu luzannya olwakoze ng’olwokudding’ana mu kikopo kya Elgon Cup ate era ng’oluzannya lwa Africa Cup Gold Cup.

Kyo ekikopo kya Elgon Cup aba Kenya baakyeddizza nga mu luzannya olwasooka mu Uganda aba Kenya baaluwangula ku bubonero 23-18.

“Okuwangulira ebweru w’eggwanga si kyamuzannyo. Kirungi nti mu mipiira gyombi tetwakubiddwa,” omutendesi Duncan bwe yategeezezza.

Kati Uganda ezzaako Namibia nga July 15 ku kisaawe kya Legends e Lugogo.

Mu mpaka zino, Uganda evuganya n’amawanga okuli; Kenya, Senegal, Nanibia, Tunisia ne Zimbabwe ng’abawanguzi ababiri abanaakulembera be baneetaba mu mpaka ez’okusunsulamu

Ttiimu eneewangula ejja kwegatta ku South Africa okuvuganya mu mpaka za World Cup eza Rugby eza 2019 e Japan.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...