TOP

Mayanja ayiseemu okwetaba mu za World Championships

By Silvano Kibuuka

Added 21st July 2017

Omuddusi Abu Mayanja awadde Uganda essanyu bw’ayiseemu okugenda mu mizannyo gya World Championships ez’emisinde eginabeera mu kibuga London okutandika nga August 4.

Athleticsday2bukeddeweb2 703x422

Ronald Musagala n'omutendesi wa UWA nga basitudde Abu Mayanja bwe yabadde yaakakwata ebiseera bye London World Champs. (ekif:Silvano Kibuuka)

Omuddusi Abu Mayanja awadde Uganda essanyu bw’ayiseemu okugenda mu mizannyo gya World Championships ez’emisinde eginabeera mu kibuga London okutandika nga August 4.

Mayanja nga muddusi wa kiraabu ya Uganda Wildlife Authority yasoose kwegeza mu mita 1500 ku Lwokusatu wabula n’abuzaayo obutikitiki 85 kwe kwesibirira eza mita 800 era n’ayitamu.

Zino aziddukidde eddakiika 1:45.73 ng’abadde wansi w’ebiseera ebyetaagisa eby’eddakiika 1;45.90.

Ono kati awezezza abaddusi 21 abagenda okukiikirira Uganda era nga batandika okutendekebwa e Namboole ku Mmande.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat2 220x290

Pulezidenti Museveni alambudde...

Pulezidenti Museveni alambudde oluguudo lwa Soroti - Moroto

Deb2 220x290

Omwana eyabuziddwawo asattizza...

Omwana eyabuziddwawo asattizza abazadde

Got2 220x290

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa...

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa bagguddwaako emisango 2

Mim1 220x290

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde...

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde ng’azaala

Pop1 220x290

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu...

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu