TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Azam FC yeepikira Onduparaka mu gw'omukwano

Azam FC yeepikira Onduparaka mu gw'omukwano

By Silvano Kibuuka

Added 13th August 2017

Azam FC eya Tanzania ekyalaze amaanyi nga tenawangulwamu mu mipiira egy’omukwano gye yaakasamba ku bugenyi bw’eriko mu Uganda.

Kccadrawsazam11aug10kavuma2 703x422

Omuzannyi wa KCCA Habib Kavuma (ku ddyo) ng'agezaako okuteeba. Baalemaganye ne Azam FC 1-1 mu gw'omukwano Aug 10 2017. (ekif:Silvano KIbuuka)

Obugenyi bwa Azam FC eya Tanzania:

Egiddako:

Onduparaka FC v Azam FC – Sunday – Namboole

SC Vipers v Azam FC – Monday – St Mary’s Kitende.

Egiwedde:

Uganda Cranes 2  2 Azam FC

KCCA FC 1 1 Azam FC

URA FC 2 0 Azam FC

Leero (Sunday) esamba ttimu ya Onduparaka mu kisaawe e Namboole ate enkya ekwatagane ne SC Vipers mu kisaawe kya St. Mary’s Kitende.

Azam FC eri wansi wa kkampuni ya Azam, esasulira ne liigi ya Azam Uganda Super League.

Ttiimu zonna mu Uganda n’amawanga ageetoolodde ziri mu kwetegekera liigi ng’eya Uganda eddamu nga September 12.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka

Jud1 220x290

Jude Color Solution ekakasiddwa...

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Images 220x290

Biibino ebibuuzo ebikyebuuzibwa...

Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu....