TOP

Ddigi zicamudde ab'e Semuto

By Musasi wa Bukedde

Added 15th September 2017

Ddigi zicamudde ab'e Semuto

Cu2 703x422

Kigozi yabuusizza ddigi n'akuba abantu enduulu.

EMPAKA za ddigi ezaayiribidde e Semuto mu disitulikiti y'e Nakaseke zaabugumizza abatuuze abategesi ne bategeeza nti ekigendererwa ky'okwagazisa abato omuzannyo n’okubazuulamu ebitone kyatuukiridde.

Ali Kigozi ne John Peter Lugobe, owa Speedway Motor Racing Club be bamu ku baasinze okucamula abawagizi.

Mu bavuzi abato, Shamirah Kateete ne Sidney baakubizza abantu enduulu ey'oluleekereeke.

Omutendesi wa Bulemeezi Talent Spring, Kamadi Musoke eyazitegese, yasabye abantu okwongera okujjumbira emizannyo n’abazadde okugyagazisa abaana baabwe.

Bonny Lule, avuga bodaboda e Semuto ye yasinze mu bavuzi abapya abaavuganyizza n'abanene, abantu ne bamuyiira ssente. Empaka zaabaddewo ku ssande ku kisaawe kya Semuto Town Council Primary School

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Centenary bank etadde ssente mu...

Aba Centenary bank beegasse ku Bukedde famire mu nteekateeka yaabwe ey’okuddiza ku basomi ba Bukedde, abalabi ba...

Ye 220x290

Omusajja ow'ebbuba asazeesaze mukazi...

OMUSAJJA alumbye mukyala we ku bugenyi gw’alinamu abaana bana, n’amusala obulago n’amutta ng’amulumiriza obwenzi....

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...