TOP

Ttiimu y'Onduparaka ento yeesasuzza KCCA ewaayo

By Musasi wa Bukedde

Added 19th September 2017

Ttiimu y'Onduparaka ento yeesasuzza KCCA ewaayo

Ye1 703x422

Omuzannyi wa KCCAFC ku kkono ng'attunka n'Owonduparaka ku ddyo

Bya Joseph Zziwa

KCCA FC 0-3 Onduparaka Fc

TTIIMU ya Onduparaka ento yesasuzza  KCCA bw’egirumbye ewaayo n'egikuba ggoolo 3-0 mu Liigi y’abatasussa myaka 18 eya Fufa Juniors League.

Sizoni ewedde mu Liigi eno ku kisaawe ky’ekimu Kcca yakubirawo Onduparaka goolo 7-0 nga kuno kubadde kwesasuza eri ttiimu ya KCCA eri mumbeera eyokuyuugayuuga oluvannyuma lwokusookowamu abazannyi empagi luwaga okuli Ivan Asaba eyaweebwa ekyomuzannyi asinze banne sizoni ewedde ssaako ne Kasumba Reagan omuzibizi nga bonna bali mu Vipers.

 

Kcca mu mupiira gweyasoose okuzannya yagudde maliri ne Police ku kisaawe ky’ekimu ekintu ekiswaza kuba sizoni ewedde teyakubirwako waka wade amaliri

Ggoolo za Onduparaka ziteebeddwa Anthonny Kenty,Salim Abudullah ne Edema Farouk

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza

Lat1 220x290

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu...

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu eggere

Ch16 220x290

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana...

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans