TOP

Ttiimu ya Masavu eyongedde okulaga amaanyi mu Junior League

By Musasi wa Bukedde

Added 25th September 2017

Ttiimu ya Masavu eyongedde okulaga amaanyi mu Junior League

Kab1 703x422

Bya Joseph Zziwa

Vipers Sc 0-1 Masavu Fc

Proline SA 1-2 SC Villa Jogoo

Maroons FC 0-1 URA FC

Police 2-3 UPDF

Mbarara City FC 3-1 Soana

Express FC 1-1 Bright Stars.

OMUTENDESI wa  ttiimu ya Vipers ento Ronald Ssali ssaako n’abazannyi  be kata balyemu omuwuubi w’akatambaala Herbat Bwire amaaso nga bagamba nti yabadde n’omutindo omubi ennyo mu nnamula ye nga yabaze ne goolo etaanywedde..

Bino byabadde mu mupiira ogwazanyiddwa eggulo  ku kisaawe kya St Marys Stadium e Kitende Vipers bweyabadde ekyazizza ttiimu ya Masavu mu liigi y’abali wansi w’emyaka 18 eya Fufa Junior League.

 

Waabaddewo ennumba ez’ookumukumu mu ttiimu zombi era gwawummudde 0-0 wabula mu dakiika ye 70 omuzannyi wa Masavu Joseph Mubiru yateebedde Masavu ggoolo eyatabudde omutendesi ko n’abazannyi nga bagamba nti omuzannyi waabwe omupiira yagugyeemu nga tegunnasala layini wabula ye omuwuubi w'ekiwera ng'agamba gubadde gumaze okusala.

Masavu y’emu ku ttiimu ezakayingira Liigi eno wabula omutindo gweyolesa gwewuunyisa abalabi nga yasooka kukuba Proline ewaayo 3-0.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...