TOP

Ebikulu mu kadirisa ka wiiki eno

By Musasi wa Bukedde

Added 4th October 2017

Ebikulu mu kadirisa ka wiiki eno

Dis1 703x422

CRANES eyitawo oba Ghana egenda kw’ekiika mu kkubo ly’ayo ery’okukiika mu World Cup?

Bw’eba eyagala okuwangula Ghana, erina kukola ki? Akadirisa kakukubidde tooci mupiira guno ne kakuleetera kalonda yenna ayinza okusalawo wa omupiira gye gugenda okugweera.

Ng’otunuulidde emipiira 5 mu zi bbingwa za Bungereza gyezigenda okuzzaako ng’abazannyi bakomyewo okuva mu ‘International break’,Kiraabu ki erina emipiira emyangu, Kirabu ki egenda okuyita awakaluba era ani alabise okusigala ku ntikko weginaggweerako?

Tukuteeredde emipiira Arsenal, ManU, Man City, Liverpool ne Chelsea ku minzaani ekuyambye okupima ani ali awazibu ku miko gyaffe egya Ani Asinga.

Ba kafulu ba mmwe okuli Brian Masembe, Laurian Lubulwa, Diego Nsubuga, Michael Kigozi ne Rehema Nakabuye bakuleetedde emipiira egiriko ssente wiikendi eno kw’oyinza okutandikira nga tonagenda wa Muyindi.

Omusomesa waffe naye akulaze engeri gy’oyinza okulyamu ssente nga osibye ku Asian Under ne Over.

Kuno tukugattiddeko enfudu yaffe nayo ekusokonoleddeyo emipiira 4 naddala gwe owa VIP.

Newankubadde nga emipiira gya liigi ennene tegiriiyo, tukuzigiridde liigi z’oyinza okusibako ssente wiikendi eno. Nga bulijo, kalonda yenna gw’oyagala mu liigi zino okuli ‘fixtures’, odi, engeri ttiimu bwezikoze nga zisisinkanye, ffoomu ya ttiimu ezo n’ebirala bingi nnyo.

Ggwe ky’olina okukola keera bukeezi okugula kkopi yo mu kifo awatundibwa amawulire ofune Akadirisa kwo ku nnusu 500 zokka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga