TOP

Uganda yeedizza ekikopo kya Africa Rugby Sevens

By Musasi wa Bukedde

Added 8th October 2017

Uganda yeedizza ekikopo kya Africa Rugby Sevens

Sev1 703x422

Team ya Rugby gw'ejaganya olwobuwanguzi bweyatuuseeko

Bya Fred Kisekka

TTIIMU y‘eggwanga eya Rugby ‘Rugby Cranes y'eddiza ekikopo kya Africa Rugby 7s bweyakubye Zimbabwe ku bugoba 10-7 ku fayinolo ku kisaawe kya Legends e Nagulu

Uganda yeyabadde nnantameggwa w’empaka zino kyeyawangula omwaka oguwedde bweyakuba Namibia 38-19 ng'empaka z’omulundi ogwo z'ategekebwa Kenya. 

Obuwanguzi buno butegeeza Uganda yayiseemu okwetaba mu mpaka z’ensi yonna ezimanyiddwa nga ‘Rugby World 7s’ ez’okubeera mu kibuga San Fransisco mu Amerika n’emizannyo gya Common Wealth eginabeera mu kibuga Gold Coast ekya Australlia omwaka ogugya.Empaka zeetabiddwaamu amawanga 10 omwabadde Zambia,Morocco,Tunisia,Ghana,Senegal,Botswana n’endala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Looya1 220x290

Lukyamuzi ne Bwanika basabye kkooti...

EYALI omubaka Ken Lukyamuzi atutte akakiiko k’ebyokulonda mu kkooti Enkulu ng’ayagala ekalagira kayise ekiragiro...

Kasimba 220x290

Abeddira akasimba basonda za kuzimba...

Yategeezezza nti ekika kirina enteekateeka y’okuzimba ekizimbe gaggadde ekituumiddwa 'Akasimba Plaza' okukolerwa...

Seb1 220x290

Hanson Baliruno akubye abawagizi...

Hanson Baliruno akubye abawagizi be omuziki ne yeebaza Katonda olw'ekirabo eky'obulamu

Cot1 220x290

Abalamuzi bayimirizza akeediimo...

ABALAMUZI bakyusizza obukodyo bw’okusaba Gavumenti ebongeze emisaala ne bayimirizza n’okwekalakaasa kwe babadde...

Fdc1 220x290

Salaamu Musumba alangidde ababaka...

OMUMYUKA wa Ssabawandiisi wa FDC Salaamu Musumba alangidde ababaka ba Palamenti ‘’obufere’’ n’ategeeza ng’ekibiina...